Omusaaseredooti kulisimasi wakugirira mu kkomera

Bya Mugula Dan

Omusaaseredooti Rev. Fr. Deus Ssekabira okuva mu ssaza lye Masaka asimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi wa kkooti enkulu e Masaka naggulwako emisango gy’okutambuza ssente mu bumenyi bw’amateeka.

Kigambibwa wakati w’omwaka gwa 2023 ne 2025, Faaza Ssekabira yayingiza ssente mu ggwanga eziwera obukadde 500 mungeri y’okuzikukusa. Ono asindikiddwa ku alimanda mu kkomera okutuusa mu nga 7 Gatonnya (January) omwaka ogujja.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *