Omulamuzi ataddewo olwa Bbalaza ya wiki ejja okuwa ensala ku musango gwa Walukagga

Bya Mugula Dan

Omulamuzi wa kkooti enkulu, Simon Peter Kinobe ataddewo olwa Bbalaza ya Wiiki ejja nga 22 okuwa ensala ye ku musango eyali avuganya ku kifo ky’omubaka wa Palamenti owa Busiro East, Mathias Walukagga gweyawaabira akakiiko k’ebyokulonda nga akavunaana okumuggya mu lwokaano lw’okuvuganya ku kifo ekyo nga kalumiriza nti talina buyigirize bumala. Ensala y’omusango guno yaakuyisibwa ku mutimbagano ku mukutu ogwa Email.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *