TEBINAGWA EBYA KING SAHA NE JOSE CHAMELEON

Bya Mugula@namunye news

Olutalo lwa King Saha ne Jose chameleon telunagwa kati bulyomu ayogeerera munne ebisogovu okutta elinya lya munne.

Jebuvudeko omuyimbi king saha yava mumbeera nayatulira Joseph Mayanja amanyiddwa nga Jose Chameleon nti wakwe atayagaliza muntu yenna singa abako watuse mubyefuna ne mukuyimba kino kimuletera okubabuka omutima n’okuwaalana omuntu afunye akalungi.

King Saha okwemulugunya kwe n’obusungu bwava ku muyimbi chameleon okuwereza obubaka obugamba nti Bobi wine ali mukuzanya film ze oluvanyuma olwukubwa poliisi tiyagasi mukugulu kwe nafuna obuvune nadusibwa muddwaliro nga atawa 

Saha yagaseko nti okumanya Chameleon musajja mubi nnyo yamulemesa ssente z’eyayina okufuna weyakuba essimu o’womutegesi w’ebivvulunti oyo Saha tayina kufuna kantu kona ,wadde okuyimba mukivuulu.

Saha yatuka nokwatula ekyama nti yawadikira omuyimbi chameleon eyimba z’eyewananazo ,bino byona okubawo yali nakawuka mumakage nga ayogerako nomukutu ogumu ogwa radio .

Ate ye omuyimbi Jose Mayajja amayikidwa nga Chameleon yadiza king Saha omuliro weyagabidde nti abamu abayimbi banatera okwabika omutwe.

Era Jose chameleon yategeezezza nti Saha okugamba nti yamuwadikira eyimba sikitufu kuba eyimba zayimba mulimu oluswayiri kyoka nga Saha tayinayo luyimba loona luri mululimi luswayiri.

Pallaso alubye king Saha wategeerezza nti Chameleon musajja mulungi ayambye abantu bajji omuli abayimbi banne kosa ne Saha naye abantu tebajjukira.

Abawagizi betemyemu bawadda muliro.

Abawagizi abali ku sayidi ya king Saha bamuwagidde kubeyayogedde w’ebagambidde nti chameleon musajja wamutima mubbi nnyo alemeseza abayimbi abato okubako webatuka

Abawagizi ba NUP bo bawagidde omuyimbi king Saha okuvumirira ebibbi bye chameleon byaze akola.

Ate abawagizi ba chameleon nabo tebatudde webategezeza nti tewali muyimbi wano mu Uganda asinga chameleon muziki.

Bano era balagidde king Saha olwokuywa egyaga nemutabula omutwe nga byayogera tabitegera nebamujukiza nti chameleon yenamba wanu wa Uganda era saha talikibera.

Saha abawagizi ba chameleon bamulagidde okugedda owa Gen saleh okufunayo sente ate nawugusa abantu nti alwanilira kyukakyuka ekitali kitufu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *