Poliisi erabudde ku bufere n’obubbi mu kiseera kye Namugongo

Bya Mugula Dan

Poliisi erabudde abavuzi b’ebidduka eby’engeri zonna, naddala abakozesa enguudo okugenda okutambulira Abalamazi aboolekera Namugongo, okwongera okufaayo n’okuvugisa obwegendereza okwewala ebiyinza okuddirira.

Poliisi esuubizza nti bakwongera obukuumi Abalamazi okukakasa nti batuuka bulungi e Namugongo nga tebafunye buzibu bwonna mu by’okwerinda byabwe

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *