Okuzza obuggya endangamuntu Bannayuganda tebanaba kujjumbira-NIRA

Bya Mugula Dan

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuwandiisa endagamuntu ki National Identification and Registration Authority kyeraliikirivu olw’abantu obutajjumbira nteekateeka eno kimala, ng’okuva lwe baatandika baakazzabuggya endagamuntu z’abantu obukadde 5 mwemitwalo 30.

Ekitongole kigamba omuwendo guno mutono nnyo okusinziira ku bungi bwa Bannayuganda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *