MALE MABIRIIZI ASUZA AMONG NG’AKUKUNADDE; Ayagala bamukwate jjeeke mu Palamenti 

Bya namunye news

Munnamateeka atanywa guteeka, Male Mabirizi Kiwanuka, ayongedde okuteeka sipiika wa Palamenti, Nalongo Annet Anita Among ku kisenge, Kkooti bwe wadde olunaku lwa Mmande nga 22 okuwuliriza okujulira kwe, mwayagalira omulamuzi ayise ekibaluwa ki bwomulabako mukwate ku Among.

Munnamateeka Male Mabirizi

Mabiriizi agamba Among muntu “mubbi” era ajaajaamya ssente y’omuwi w’omusolo n’azikolamu ebintu bye ebiganyula ye, famire ye ne bba Moses Magogo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *