EBYEWUUNYISA KU MUWALA ASINZA ‘EBBINA’ NTV GW’EREESE  OKUDDA MU BIGERE BYA NAKAWERE FARIDAH NAKAZIBWE 

Bya namunyenews

Kalibbala ebintu bimutabuseeko!

Bwowulira eddoboozi eryeggono, ku makya mu pulogulamu ya Mwasuze mutya, ebadde ekolebwa nnakawere eyazadde omusika, manya nti eryo lya Stellah Nante.

 Omuzannyi we Binayuganda ono, era omu ku basinza ’emmanju’, ye yazze mu bigere bya Nakazibwe. 

Azannye mu firimu nga Deception, The Honarables n’endala. Ono wajjidde, nga Ruth Kalibbala Bwanika engatto za Faridah zimuyinze n’akitaamu ne yeemalira ku mikutu gye egya YouTube.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *