Gavumenti eteekateeka okwongeza omusolo ku sigala ne bbiya akolebwa mu ggwanga okutumbula enyingiza

Bya mugula@namunye Mu kaweefube w’okuyingiza ssente endala n’okukola ku nsonga z’ebyobulamu by’abantu, minisitule y’ebyensimbi ereese ekiteeso…

Omukozi w’edduuka dya Hardware bamukubye amasasi abazigu b’emmundu e Jinja

Bya namunye Okubuna emiwabo bibadde mu kibuga kye Buwenge mu district ye Jinja, abazigu ab’emmundu bwebayingidde…

Twagala obuwumbi bwa silingi 800 okuziimba emyala mu Kampala okulwanyisa amataba-KCCA

Minisiture ya Kampala yetaaga ensimbi obuwumbi 800 okuddaabiriza n’okuzimba emyaala egituukana n’omutindo,  okukendeeza ku mataba aganjaala…

Amagye gave mubyokulonda bannayuganda bafune akalulu kamazima mukulonda kwa bonna okwa 2026-UPC

Bya Mugula Dan Ekibiina Kya UPC kisabye akakiiko k’ebyokulonda okuggyawo amagye ga UPDF n’ebitongole ebirala ebirina…

FDC egenda mu kkooti okuwawabira akakiiko k’ebyokulonda olwe mivuyo mu kalulu k’e kawempe north egyakalimu

Bya Mugula Dan Ekibiina kya Forum for Democratic Change FDC kivumiridde nnyo enkola y’amagye g’ebyokwerinda n’obutali…

BANNAYUGANDA MUFUNGIZE TULWANIRIRE DEMOKULASIYA N’EFFUGA BBI ELYA M7-BOBI WINE

Bya Mugula Dan Ekibiina kya National Unity Platform NUP kisabye abawagizi baakyo okukungaanya n’okukuuma obululu bwabwe…

Omuyimbi Aganaga yeswanta kulayira ku kya Mp wa Kawempe North

Bya Mugula Dan Omuyimbi Sadat Mukiibi amanyiddwa ennyo nga Khalifah Aganaga, asuubizza okukola ku nsonga ezigenda…

Gen.Muhoozi akuzizza abasirikale ba UPDF

Bya Mugula@namunye Akulira amagye n’omuwabuzi omukulu ku bwapulezidenti ku bikwekweto eby’enjawulo Muhoozi Kaineruggaba akuzizza abasirikale ba…

AMASASI GANYOOSE MUBALAKISI OMU AFUDDE

Bya Mugula@Namunye Poliisi mu Disitulikiti y’e Nakaseke etandise  okunoonyereza kutemu eribademu amasasi n’okugezaako okwetta okwabaddewo eggulo…

ABANTU 20 ABTEEBEREZEBWA OKULUMBA ABAYIZI BA BISHOP STUART UNIVERSITY POLIISI EBAKUTE

Poliisi ekutte 22 abateeberezebwa okulumba abayizi ba Bishop Stuart University Bya Mugula@namunye Obulumbaganyi obw’enjawulo ku bayizi…