MPUUGA AYOLEDDE OKULANGIRIRA EKIDDAKO MU BYOBUFUZI BYE

Bya mugula@namunye Eyali omukulembeze w’oludda oluvuganya gavumenti Mathias Mpuuga ayolekedde okulangirira ekiddako mu byobufuzi ng’okulonda kwa…

Jacob Oboth-Oboth Asabye Türkiye Okussaawo Ekifo kyayo eky’amakolero g’ebyokwerinda mu Uganda

Bya mugula@namunye 6 Ddesemba 2024 Minisita w’ebyokwerinda n’abaazirwanako, Owek. Jacob Marksons Oboth, asabye Türkiye okufuula Uganda…

Ssaabaminisita Nabbanja, Lumumba Okukola ku bulabe bw’okubumbulukuka kw’ettaka, Okusaba okukolagana n’abantu n’okusengula abantu

Bya mugula Dan Ssaabaminisita wa Uganda Rt. Owek. Robinah Nabbanja awadde okulabula okw’amaanyi eri abatuuze ababeera…

EMIRAMBO 22 GYEJAAKAZIKULWA MU TTAKA E BULAMBULI

Bya mugula Dan Emirambo 22 gyejaakaziikulwa  mu ttaka eryabuutikidde amayumba mu disitulikiti ye Bulambuli nga 27…

Abapolice 5 bakuziddwa ne basuumusibwa amaddaala Ssaabapolice wa Uganda

Bya namunye Omukulembeze w’ eggwanga Gen.Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa asuumusizza abasirikale ba police 5 amaddaala, okugenda…

GACHAGUA ASIMATTUSE OKUFA

Bya namunye Eyali Omumyuka wa Pulezidenti wa Kenya Rigathi Gachagua asimattuse okufiira mu lumbe e Limuri…

GEN. SALEH AWABUDDE ABAYIMBI ABATAATAAGANYA EMIRIMU GYE MU BISEERA BY’ENNAKU ENKULU

Bya namunye Omuwabuzi wa President ku nsonga zekinnamaggye  era mugandawe, nga yakulira Operation wealth Creation General…

EBISAAWE 2 MU UGANDA EBIGENDA OKUSUNSULAMU ABANAKIIKA MU AFRICA CUP OF NATIONS U17-CECAFA EKAKASIZA

Bya cbs Ekibiina ekiddukanya omupiira mu bitundu eby’obuvanjuba namasekata ga Africa ekya CECAFA nga bakolaganira wamu…

ABAKOZI B’EBYOBULAMU BANGI BABADDE TEBAKYAKOLA KATI GAVUMENTI ETADEWO DIGITO MUBY’OBULAMU OKUKENDEZA KUMIRIMU EMINGI -DR JANE RUTH

Bya mugula Dan Gavumenti ya Uganda etegeezezza nga bwetandikiddewo olugendo lw’okussa ebintu mu ngeri ya digito…

ABANTU 13 BAZIIKUDDWAYO NGA BAFUDDE ETTAKA LIBUMBULUKUSE MU DISITULIKITI YE BULAMBULI NERIZIIKA AMAYUMBA

Bya namunye Abantu abasoba mu 30 bateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu kubumbulukuka kw’ettaka ku kyalo Masugu…