ABE NAKAWUKA BAJAGANYA OLW’OKUTONGOZZA OLUGUUDO OKUYIWA KOOLAASI

Katikkiro wa Uganda Owek. Nabbanja Robinah atadde bbendera ku mirimu gy’okuzimba ku enguudo ezigatta Kisubi, Nakawuka, Nateete, Kasanje, Mpigi, Mawagulu, Nanziga-Maya, Buwaya,  Nakiwogo, ng’aluubirira okutumbula okuyungibwa ku nguudo za Kampala—Masaka & Entebbe—Kampala Highways.

Enguudo eziriwo zigenda kulongoosebwa okutuuka ku mutindo gw’enguudo ogwa Class II ogukoleddwa mu kolaasi, nga ekitundu ekisala ekya bulijjo kirimu obugazi bw’oluguudo lw’ebidduka mmita musanvu n’ebibegabega bya mmita bbiri.

Enguudo zino kuliko Kisubi – Nakawuka – Natete (kiromita 27), Nakawuka – Kasanje –Mpigi (kiromita 22), Nakawuka – Mawagulu- Nanziga – Maya (kiromita 11), Kasanje – Buwaya (kiromita 9) ne Entebbe – Nakiwogo.

Minisita w’emirimu n’entambula Gen Katumba Wamala, Dayirekita wa NRM avunaanyizibwa ku kukunga abantu Rosemary Sseninde, ababaka ba palamenti mu kitundu, abakulembeze b’ebitundu n’abatuuze abawerako be babaddewo ku mukolo gw’okusiba bendera.

Enteekateeka eno eyambibwako Gavumenti ya Uganda mu mirimu gy’okuzimba ku pulojekiti egatta Kisubi, Nakawuka, Nateete, Kasanje, Mpigi, Mawagulu, Nanziga-Maya, Buwaya, & Nakiwogo, ng’aluubirira okutumbula okuyungibwa ku nguudo za Kampala—Masaka & Entebbe—Kampala Highways.

Enguudo eziriwo zigenda kulongoosebwa okutuuka ku mutindo gw’enguudo ogwa Class II ogukoleddwa mu kolaasi, nga ekitundu ekisala ekya bulijjo kirimu obugazi bw’oluguudo lw’ebidduka mmita musanvu n’ebibegabega bya mmita bbiri.

Enguudo zino kuliko Kisubi – Nakawuka – Natete (kiromita 27), Nakawuka – Kasanje –Mpigi (kiromita 22), Nakawuka – Mawagulu- Nanziga – Maya (kiromita 11), Kasanje – Buwaya (kiromita 9) ne Entebbe – Nakiwogo.

Minisita w’emirimu n’entambula Gen Katumba Wamala, Dayirekita wa NRM avunaanyizibwa ku kukunga abantu Rosemary Sseninde, ababaka ba palamenti mu kitundu, abakulembeze b’ebitundu n’abatuuze abawerako be baalabye ku mukolo gw’okusiba bendera.

Enteekateeka eno eyambibwako Gavumenti ya Uganda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *