Abaasomerako ku ssomero lya Trinity College Nabbingo bategese empaka ze bitone

Bya Mugula@namunyenews.com

Ng’ogumu ku mikolo egy okusonda esimbi okuzimba essomelo lya abaana abato abawala ku somero lya Trinity College Nabbingo ku ssomero lino abaaliko abayizi b essomero lino abawerako nga bayita mu kibiina kyabwe ekibagatta ekiyitibwa Trinity college Nabbingo Old Girls Assciation TCNAGO kitegese empaka ze bitone okuyambako abaana okusoma obulungi

Abaali abayizi b essomero lino nga bayita mu kibiina kyabwe ekibagatta bategese eby’emizanyo nga 17/8/2024 okuyambakKio okuzimba ekisulo kyabayizi ku somero lino nga emizanyo gyebagenda okwetabamu mulimu omumpiira emisinde okwempena ennyimba empaka za kkwaya nga akulira ekibiina kino “TCNOGA” Marie Solome Nassiwa wabadde mulukungana lwaban amawulire ku Victoria university mu Kampala.

Marie Solome Nassiwa akulira “TCNOGA

Marie Solome agambye nti omwana omuwala bwa somoma eggwanga lye kibeera lye lisinga okufunamu era likulaakuna n’ategeeza nti y’ensonga lwaki basinga kussa ssira ku muwala asobole okusoma .

Era gambye nti ekibiina kino ekya “Tunoga “nga nye akikulira tagenda kukowa okutusa nga omwana omuwala nga asomye neyekanakana n’omwana omulezi kuba uganda tekyaliko nti ono mulezi oba muwala mubyemirimu Marie Solome wa tegezeeza .

Ono gambye nti ssente zona ezinava mutekateka eno bagenda zikwasa abakulira essomero lino okubayamba okuzimba ekisulo kya bayizi nga anetaba mutekateka eno wakusasula ssente ezokuyigira okuli emitwaro etaano ne sattu.

agasekko nti bakwataganye nebanamikango okutegeka emizanyo ginno omuli Centenry Bank nga eno ewaddenyo esimbi okuyamba kutekatekaeno, kuliko Radiyo ya kabaka CbS nabalara.

ono ategezeeza nti anasinga banne mumizanyo gino bakuweebwa ebirabo nga akabonero akalanga obumu eri nga bo abaaliko abayizi b ssomero liono  

Nasssiwa gambye nti eno gala yebyemizanyo yegenda okusinga okumba eyamanyi wano mu uganda ne East Africa okutwalira ewamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *