ENSONGA LWAKI Mathias Mpuuga Nsamba MPUUGA ABAANA BASENTAMU TEBAMWAGALA MU NUP

By namunyetoday

  1. Politically Hon Hon Mathias Mpuga Nsamba asinga kyagulanyi credentials eziri academic , political ne diplomatic. Kati abaana ba ssentamu nabawagizi babwe mu NUP Hon Mpuuga bamulaba nga threat eri ambitions za kyagulanyi nadala okubera life president mu NUP.
  2. Family ya Ssentamu yali eyagala kukozesa NUP nga platform eyokulwanyisa wamu nokunafuya obwakabaka, nga bakozesa abanyarwanda ebepatikako amanya ga Baganda okuvoola wamu nokuyisamu obwakabaka amaaso. era nga balowoza nti webakikola nebanafuya obwakabaka ekyo kireka kyagulanyi nga yenume yokka eyimiride mubyobufuzi byabuganda. Mpuuga yavaayo mulwatu nabalaga nti takanya nakya kyagulanyi kukozesa NUP kuvoola Mmengo,era okuva olwo tebalima kambugu .
  3. Abaana ba ssentamu nabawagizi babwe bali bamanyi nti ssente gavumenti zeteka mu office ya LOP munyago gwebalina okugabanira wakati, era kyova olaba buli mpuuga bweyagenda nga kukitebe kyabwe bamulangira nga obukodo nobunanfusi, kubanga bali bamanyi nti ssente zebawa office ya LOP zakulyamu mandazi wamu nokugulako air ticket zakyagulanyi nga agenda kugendo ze ezokuzanya film mu Europe wamu nokutwala mukaziwe barbie ku beach. Mpuuga yagana okukozesa obubi ssente ezo era nabagamba nti ssente zirina kukola mirimu ja office ya LOP. okuva olwo nebamukyawa era yensonga lwaki bamugoba nebatekayo Bisekezi ssenyonyi omunyarwanda omwangu wokuyitamu basobole okwerira kunsimbi za office ya LOP .
  4. Chairman Nyanzi Fred Ssentamu Mtu Wawatu mukulu wakyagulanyi yatandikawo ekisinde mu NUP kyebayita KUNGA nga ekigendererwa kyakyo kya kunonya ba prospective candidate mubuganda basobola okubuzabuza nabagyeko omutitimbe gwesimbi nga abasubiza okubawa card za NUP mu 2026. Era kino kivirideko enkayana munda mu NUP wakati wabakulembeze abalonde oba ba incumbent nabo abegwanyiza ebifo byabwe aba Nyanzi. Era yensonga lwaki abakulembeze bemasaka bakangula kudoboozi nebagoba kunga wanyanzi e masaka

5 . Bakagyiiko Natabula. Waliwo abaana abato mubyobufuzi mu NUP nga bakulemberwamu Kibuuka oba Mosh Mo. Ono ekigendererwakye kya tabula ofune kyoyagala, era yomu kubegwanyiza ekifo kya Mpuuga . Emabegako eri yali ayagala kyabwanika. Azunza olugambo ne propaganda alinga mukazi era yensonga lwaki bamuwa omulimu gwokubera omuyambi wa Joel Ssenyonyi nga bamaze okugoba mpuuga. Omwana ono mubinyo ate y’ommu kubalyake kubanga mu 2021 yomu kubavubuka abakolagana neba agent bamuseveni okutunda DR forms za NUP. Yafuna obutitimbe bwensimbi mu deal eno era nagula zi acre zamataka e masaka, e motoka nazba nenyumba. Kati ono kakyagulanyi gwekazimba mbu adiire mpuuga mubigere, kyoka nga obumanyirivu bwalina bwakuyunga magulu gabantu abamenyese.

6 Ensonga Endala eva ku ssemateka wekibiina, ebintu ebimu ebyatekebwamu nga ebisanja , babiyisiza mukadinisa nga abakulembeze abasinga tebamanyi , era mpuuga yavayo kumikutu ejenjawulo nawakanya engeri ekintu kyebisanja jekyatukamu mu ssemateka wa NUP. kino kyaletawo okuwanyisiganya ebigambo wakati wampuuga nabawagizi bakyagulanyi.

  1. Okuvuma nokuvoola katikkiro wa Buganda Kingdom Katikkiro Charles Peter Mayiga Mpuuga yavumiriranyo ba blogger ba NUP kyagulanyi baze akozesa okuvoola nokuvuma katikiro wabuganda, abamu kuba blogger kyagulanyi bakozesa okuvuma katikiro mulimu Lumbuye Broadcasting Service TV Yekolera music analyst Kojja Omugezi , Noah Mutwe Patricia Ssewungu nabalala. Ensonga evumisa katikiro yemu yevumisa mpuuga. Kyagulanyi alaba mpuuga ne Katikiro nga ba rival be politically mu Buganda, kubanga bamusinga buli kimu era kino kimuletera ensalwa, wamu nokubera nga simutebenkevu. Kati kyalina okukola kwekusasula abantu bavoole wamu nokuwemula katikiro basobole okussa ekitibwakye wamu nokumukyayisa abantu kyagulanyi asigale nga yemukulembeze mubyobufuzi mubuganda yeka abantu gwebakiririzamu

SG Omuntu Wawansi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *