Abantu abafiiridde mu kubumbulukuka kw’ettaka

Bya Mugula Dan

Waliwo abantu abafiiridde mu kubumbulukuka kw’ettaka mu disitulikiti ye Kween nga kivudde ku nnamutikwa w’enkuba atonnye mu kiro ekikeesezza olwaleero. Omuwendo gw’abantu abafiiridde mu njega eno tegunnamanyika wabula kaweefube w’okuziikula emirambo n’abakoseddwa agenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *