Abantu 13 okuli abajaasi b’ebakwatidwa ku bya Bbomu mu Kampala

Bya Mugula Dan

Abantu 13 okuli Abajaasi n’abantu baabulijjo b’ebakakwatibwa ku bigambibwa nti b’enyigira mukubalusa bbomu ez’ebicupuli mu bitundu by’e Munyonyo okuliraana ekiggwa ky’Abajulizi n’endala eyatulikira kumpi n’akatale ke Kaleerwe ezaaletera bannayuganda okwewanika emitima.


Kgambibwa nti bano kino baakikola okusabirako Gavumenti ensimbi nga twolekera akalulu ka 2026 mungeri y’okuteekawo obunkenke n’obutabanguko mu Ggwanga.
Mu bakwatiddwa kwekuli Maj. Gen. James Birungi eyali akulira CMI n’abakungu abalala mu magye.
Bino bikakasiddwa omwogezi wa UPDF Maj. Gen Felix Kulayigye.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *