Bya Mugula Dan
Poliisi eri ku muyiggo gw’ Omukuumi wa kampuni ya securiko eya Don World Security Limited, Hillary Byaruhanga agambibwa okukuba Omusuubuzi w’Omu Kampala, Anthony Mutinisa amasasi agamutiddewo nakuuliita n’ensimbi eziwerako. Mutinisa y’ abadde nannyini kibanda kya mmotoka ekya Mutinisa Motors Uganda e Ntinda
