Bya Mugula Dan
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuwandiisa endagamuntu ki National Identification and Registration Authority kyeraliikirivu olw’abantu obutajjumbira nteekateeka eno kimala, ng’okuva lwe baatandika baakazzabuggya endagamuntu z’abantu obukadde 5 mwemitwalo 30.

Ekitongole kigamba omuwendo guno mutono nnyo okusinziira ku bungi bwa Bannayuganda.