Eggye dya UPDF ly’akuwandiisa abagala okulyegattako

Bya Mugula Dan

Eggye ly’eggwanga erya Uganda People’s Defense forces (UPDF)lirangiridde nti lya kutandiika okuwandiisa abagala okulyegattako ng‘entekateeka eno yakukulungula sabiiti nnamba.

Omwogezi w’egye lye Ggwanga elya UPDF Maj. Gen. Felix Kulayigye ategeezezza nti okwawukanako n’emirundi egiyise, abagala okwegatta ku UPDF baakusaba nga bayita ku mutimbagano.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *