Bya namunye news
Munnakibiina ki NUP, Noah Mutwe kigambibwa nti abuziddwawo abantu abatanategeerekeka ababadde batambulira mu mmotoka kika kya kabangali (double-cabin) etaliiko nnamba okuva mu maka ge e Gombe mu disitulikiti ye Wakiso naatwalibwa mu kifo ekitanategeerekeka. Obubaka buno Pulezidenti wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu abutadde ku mukutu gwe ogwa
