Bakadama bakwatidwa nga bakukusa ebyamaguzi

Bya namunye news

Bakadama 3 ebyabwe bibi, oluvannyuma lw’ekitongole ekisolooza omusolo ekya URA okubakwata nga bakukusa ebyamaguzi omuli amasimu n’ebintu ebirala nga byonna bibalirirwamu emitwalo 9 egya ddoola.
Bano babadde bagamba nti waliwo eyabasuubizza ensimbi singa bamuyamba nebabiyisa ku kisaawe e Ntebe nga tasasudde musolo. Wano ekitongole kirabudde abantu abenyigira mu bikolwa bino

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *