Omuyizi wa Siniya eyokusatu, Ruth Nandase aweereddwa ekibonerezo kyakusasula engassi ya mitwalo gya Uganda 10 oluvannyuma lw’okukkiriza nti abadde yeyita omugagga Hamis Kiggundu ku mutimbagano (Tik Tok). Ekibonerezo kimuweerddwa omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road, Ronald Kayizzi
